Bya Ben Jumbe.
Olunaku olwaleero akakiiko k’eby’okulonda mu gwanga lwekatandika okutendeka abantu abagenda okukola ogw’okulondesa , banna- uganda bwebanaaba balonda ba ssentebe b’ebyalo omwezi ogujja.
Okusinziira kuntekateeka egenda okugobererwa ,okwetegereza abalonzi,kko n’okutereeza enkalala z’abalonzi kugenda kukolebwa sabiti eno okuva nga 26th–30th October 2017.
Twogedeko ne Jotham Talemwa nga ono yaayogerera akakiiko kano n’agamba nti banna- uganda bonna bagwana benyigire muntekateeka zonna