Bya Damalie Mukhaye
Abekitongole kyamazzi ekya National Water batandise okumenya obuyumba mu kibangirizi kya Centenery park, okuwa ekyanya okuzimba engaznikiro yoluguudo oba Fly Over, ate nokutambuza amazzi mu kifo kino.
Kati obukuumi bwamanyi nga poliisi weeri,okukakasa nti buli kimu kitambula bulungi.