Bya Dmalie Mukhaye
Ekibiina kya FDC kirabudde palaemnti onbutagzaako kutigatiga ssemateeka, okujjawo ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga.
Bwabadde ayogera eri bannamwulire mu lutuula lwa Bbalaza ku wofiisi zekibiina e Najjanakumbi, ssekamwa wa FDC Ibrahim Ssemujju Nganda lagudde nti walabika waliwo olukwe olwomunda okujjawo ekkomo ku myaka gyomuklembeze we gwanga.
Ategezezza nti kati ngekibiina btandise okwebuuza ku bakwatibwako okuli ebibiina byobwanakyewa, bannadiini nabantu babulijjo ku songa eno.
Wano Ssemujju era asabye omukulembeze we gwanga Yoweri Museveni okwekuba mu mutima, nti tatyoboola ssemateeka we