Skip to content Skip to footer

Okusomera awaka kugenda kuddamu

Bya Damalie Mukhaye

Minisitule yebyenjigiriza nemizannyo etegezezza nga bwebagenda okuttukiza okusoma ku mikutu gyamawulire okuli TV e Leediyo, okulaba ngokusoma kugenda mu maaso waddenga amsomero maggale.

Omuwandiisi owenakalakkalira mu minisitule yebyenjigiriza nemizannyo, Alex Kakooza agambye nti okusoma kuno kugenda kubeera kwabayizi abatali mu bibiina ebisembe, okuli P4 ne P5.

Agambye nti kugenda kutandika nga 14 June atenga eri abayizi abasigadde, baakutegezebwa ddi lwebanatandika.

Asabye abazadde okufaayo ku baana, okubawa leediyo ne TV basinziire okwo okusoma.

Leave a comment

0.0/5