KKampuni ezisoba mu 300 zeezikkiriziddwa okutulisa ebiriroriro okwaniriza omwaka omuggya
Poliisi era ayisizza amateeka amakakali nga teri kuyisa mu ddakiika ttaano ng’ebiriro bino bivuga
Omwogezi wa poliisi Judith Nabakooba agamba nti bagenda kussaawo abaasirikale baabwe abanabaawo okulaba nti tewabaawo kumenya mateeka