Skip to content Skip to footer

Okutumbula okusoma okuva wansi

child reading

Minisitule  ekola ku byenjigirizaekwataganye n’akakiiko akakola  ku by’abaana okutabaala district ezenjawulo ga balondoola ensomesa y’abaana abato.

Mu kaseera kano bano basazeewo okutabaala district 6 okutandikira e fort portal, nga muno bagenda kusinkana abakulira district zino boogere ku ngeri gyebalabiriramu abaana abakyali abato naddala abo abali mu nasale.

Nga ayogerako ne bannamawulire , Martin Kiiza  nga ono yye sabawandiisi w’akakiiko akakola ku nsonga zabaana, atugambye nti baagala abatwala district babeeko akasente kebateeka kubbali okussa mu by’ensoma bya nasale

Leave a comment

0.0/5