Skip to content Skip to footer

Okwegatta geemaanyi

Eyali omukwanaganya w’ebitongole bya gavumenti ebikeesi Gen David Ssejusa olunaku lw’eggulo yasobodde okukuba poliisi ekimooni neyetaba ku lukungana lw’abavubuka ba FDC e Masaka.

Mu lukungana olwategekeddwa ku kitebe kya FDC e Masaka, Ssejusa yasabye ebibiina ebivuganya gavumenti okukolera awamu okusobola okuwangula pulezidenti Museveni.

Sejusa yategeezezza nti sikyangu omuntu sekinoomu okutwala obuyinza, kyokka ebibiina bwebyegatta kijja kuba kyangu.

Leave a comment

0.0/5