Skip to content Skip to footer

olunaku lw’obutonde bw’ensi lwaleero

 

Uganda  olwaleero yakwegatta ku nsi yonna okukuza lunaku lw’obutonde bwensi.

Olunaku luno lukuzibwa buli nga 5 June okwongera okuzuukusa abantu ku by’okukuuma obutonde bwensi.

Kati akulira ekitongole ekivunanyiaibwa ku butonde bwensi ekya  NEMA Dr Tom Okurut agamba buvunanyizibwa bwabuli omu okukuuma obutonde.

Anyonyola nti ekizibu ekisinga mu kukuuma obutonde bw’ensi bebantu bebantu abesuulirayo ogwanagamba sso nga obunji bw’abantu nabwo bweralikiriza.

Emikolo emikulu gyakubeera mu disitulikiti ye Ibanda.

 

Leave a comment

0.0/5