
Omubaka w’egombolola ye Nakawa Micheal Kabazigurika akyasibiddwa mu nyumbaye oluvanyuma lwa poliisi okumuyimbula ku kakalu kayo akawungeezi akayise.
Kabaziguruka yakwatibwa okuva mu makage ku lunaku lwokusatu n’agalirwa ku kitebe kya poliisi ekola ku misango egyenjawulo wali e Kireka ku misango egyekuusa ku butujju.
Kati nga ayogerako naffe okuva mu makage, Kabaziguruka ategezezza nga bino bwebili ebisangosango ebimusibiddwako omutali makulu