Bya kyeyune moses .
Olunaku olwaleero Palamenti ya uganda lwegenda okusiima omubaka omukyala eyasookera dala mu parliament nga ono ye Florence Alice Lubega.
Kino kikoleddwa nga ebimu kubikujuko eby’okujukira nga bwegiweze emyaka 60 bukyanga bakyala beegatta mu by’abufuzi.
Lubega ono yoomu kubakyala abaatula mu parliament eya Legislative Council oba – Legco.