Skip to content Skip to footer

Omubaka Sseggona akwatiddwa

Segona

Omubaka wa Busiro mu buvanjuba Medard Lubega ssegona akwatiddwa .

Akwatiddwa nga ayogerako  eri abatuuze bokukyaalo  Nabaziza e Kyengera  abakedde okwekumamu ogutaaka nga bawakanya eky’abantu abatandise okuyiwa ettaka mu kitoogo kyomukitundu kino.

Munnamateeka we era omuloodi wa Kampala Erias Lukwago agamba nti Segona abadde agezaako kukkakkanya bantu kyokka nga poliisi ate emukutte lwakukuma mu bantu omuliro.

Aduumira poliisi ye Katwe Ibrahim Saiga akakasizza okukwatibwa kwa ssegona.

Leave a comment

0.0/5