Bya Shamim Nateebwa.
Entiisa ebutikidde abatuzze be Kamwokya Kifumbira zone omukyala bwayiridde munne olwejje lwamazzi nga amuteberezza okusena ku nvaazze.
Amina Nalweyiso omutuuze mu zone ya kifumbira yali mukunyiiga ebiwundu oluvanyuma lw’amunne gwamanyi nga maama jafer okumuyiira olwenje lw’amazzi nga amuteberezza nti asenye kunva zabade afumba.
Mukiseera kino Maama Jafer akyabuzeewo nga Nalweyiso ali mudwaliiro e Kiruddu mu mbeera etali nungi.