Skip to content Skip to footer

Ebyenfuna bya uganda byongedde okukula.

Bya Samuel Ssebuliba.

Banka enkulu ey’egwanga etegeezeza nga eby’enfuna bye gwanga bwebigenda okukulira waggulu dala bwogerageranya n’okutebereza kwa 2018-  2019, nga kuno kwali kulambise nga eby’enfuna bwebigenda okukula n’ebitundu  6.8 %

Kati bwabadde ayogerako ne banamawulire akawungezi akeggulo akulira banka enkulu Prof. Emanuel Tumusiime Mutebire agambye nti ebiriwo kati  biraga nga eby’enfuna bwebigenda okukula wakati w’ebitundu  7-8% .

Ono agambye nti okutebereza kuno bakwesigamizza ku by’obulimi ebikula ekilalu kko ne banekolera gyange abeyongedde okugejja.

 

Leave a comment

0.0/5