BYA GEORGE MURON.
E Soroti kooti eriko omukazi wa myaka 47 gwekalize emyaka 52 nga ensonga zakutta baawe.
Ono alabiseeko mu maaso g’omulamuzi Anthony Oyuko Ojok.
Mukutyemula omusango guno omulamuzi agambye nti omukyala ono Betty Amulen kituufu yadda kubaawe James Onying namutta nga 20th Feb 2015 nga amulanga bwenzi.
Okunonyereza kw’ekisawo kwakakasa nti ono yamukuba namumenya ensingo,bwatyo namulesa abaana 2.