Skip to content Skip to footer

Omukazi ayiridde munee amafuta n’amukumako omuliro

 

 

Abatuuze be Luzira ku stage 6 baguddemu ekyekangao omukazi bwayiridde munee amafuta ga Petylooli n’amukumako omuliro nga amulanga kumwagalira musajja.
Omukyala ategerekeseko erya Janiffer yeyalumbye munne ategerekese nga Annet abadde asiika chips ku stage 6 namuyiira petulooli n’amwokya.
Kyoka ebyembi amafuta gano gasamukidde abantu abalala 5 ababadde bazze okuggula chips era bona bddusiddwa mu ddwaliro ekkulu e Mulago.
Poliisi yasobodde okukwatta omulenzi agambibwa okuggula petrol ono kyoka ye Jennifer akyalira kunsinko.

Leave a comment

0.0/5