
Okukyala kw’omukulembeze w’eggwanga lya Amerika Barack Obama wano ku muliraanwo mu Kenya kukyagyamu abantu ab’enjawulo omwasi.
Omu ku bannabyabufuzi abakukutivu Yonna Kanyomozi agamba Obama agidde mu kiers ekirungi nga ekitundu kya East Africa kifumbekeddemu obutujju, obutabanguko wamu n’abavubuka banji abakaaba emirimu.
Wabula Kanyonozi alabula banansi mu ggwanga lya East Africa okutaba nyo nasuubi mu Obama yadde nga kitaawe munnakenya.
Kyo ekitongole ky’embuuka by’enyonyi kifunyemu okutya nti wandibaawo okutatagana kw’embuuka z’enyonyi oluvanyuma lw’emirimu okuyimirizibwa ku kisaawe ky’enyonyi ky’e Kenya ekya Jomo Kenyatta Airport pulezidenti Obama w’agenda okutuukira.
Omwogezi w’ekitongole kino Vianney Luggya agamba yadde nga guli gutyo betegefu okukwasaganya embeera yonna ku kisaawe ky’enyonyi Entebbe
Ate Omwogezi wekitongole kyembuuka yenyoni
Vianney lugya twekibakosezza enyonyi ezimu ziyinza okuva Entebbe.