File Photo: Omukulembeze wa America
Okukyala kw’omukulembeze w’eggwanga lya Amerika Barack Obama wano ku muliraanwo mu Kenya kukyagyamu abantu ab’enjawulo omwasi.
Omu ku bannabyabufuzi abakukutivu Yonna Kanyomozi agamba Obama agidde mu kiers ekirungi nga ekitundu kya East Africa kifumbekeddemu obutujju, obutabanguko wamu n’abavubuka banji abakaaba emirimu.
Wabula Kanyonozi alabula banansi mu ggwanga lya East Africa okutaba nyo nasuubi…