Skip to content Skip to footer

Omukozi esse omwana

Namaye

E Bweyogerere mu zooni ya Kakajjo omukozi w’awaka asse omwana wa mukama we n’amalamu omusubi.

Omwana atiddwa wa mwaka gumu n’ekitundu ng’amutuze butuzi.

Ne maama w’omwana ono adduse.

Aduumira poliisi ya Kira division Peter Nkulega atubuulidde nti abazadde bano babadde n’oluganda ku mukozi ono  kale nga y’ensonga lwaki badduse n’ekigendererwa ekitaasa omukozi

Mu kaseera kano  omulambo gw’omwana gutwaliddwa mu ddwaliro ekkulu e Mulago ng’omuyiggo nagwo gutandise.

Leave a comment

0.0/5