Skip to content Skip to footer

Omukyala agudde mu mwaala n’agwa

floods fresh 2

Abasuubuzi be Kyengera ku lw’e Masaka baguddemu ekyekango oluvanyuma lwamunaabwe okugwa mu mwala n’afa.

Omukyaala ono ategerekeseko erya Nabukeera y’abadde adda ewaka  ekiro ne munne ku bodaboda ebkuba n’ebasalako boda n’eremerera omugoba waayo nebagwa mu mwala amazzi negabatwala.

Munne yazuuliddwa amangu ddala wabula  ye Nbaukeera   azuuliddwa nga bukedde oluvanyuma lw’okukulukusibwa mukoka.

Leave a comment

0.0/5