Skip to content Skip to footer

Omukyala eyafiirwa omwana ku KCCa agyiddwaako emisango

KCCA and husband

Omukyala eyafiirwa omwana ku KCCA ejjiddwaako emisango gy’okutembeeya egyaali gyamuggulwaako

Kino  kidiridde  omuwaabi  wa  gavumenti Jackie  Atugonza okutegeeza  omulamuzi  w’eddaala  erisooka  ku  City  Hall  Elias Kakooza  nti  ekitongole  kya  KCCA   kijje enta mu nsonga eno

Atugonza  ategeezezza  kkooti  nti  oluvanyuma  lwa  Madinah Namutebi  okufirwa  omwana  we KCCA  tebakyasobola  kumuwozesa.

KCCA era yaliyirira omukyala ono obukadde ataano olw’okufiirwa omwana we

Namutebi  emisango gy’okutembeeya yali yagizza nga 11 omwezi gwa November omwaka oguwedde

Leave a comment

0.0/5