Abasinga bafudde begamye begamye nkuba etonyedde kati ennaku 2 nga era abasinga baasigadde tebalina webegeka luba nga n’amasanyualaze tekuli.
Mbeera yakakyankalano mu kibuga nga enguudo ezisinga zisibiddwa nga n’abantu batala nga buli omu anonya Muntu we gwasuubira okubera okumpi n’awabadde omuliro guno.
Waliwo okutya nti abafu bandyeyongera nga n’okunonya emirambo bwekukyagenda mu maaso.