Skip to content Skip to footer

Omupoliisi asibiddwa gw akirereesi

police officers

Waliwo omupoliisi ekwatiddwa ogwa kirereesi era n’asindikibwa e Luzira.

John Wapokira  alabiseeko mu maaso g’omulamuzi wa kkooti ya Buganda road Pamela Ocaya amusindise e Luzira.

Omupoliisi ono bamusanga atambula fa ku luguudo lwa Colville mu kibuga n’akwatibwa ba poliisi nanne

Asindikiddwa e Luzira nga wakudda mu kkooti nga 27 omwezi guno okuwulira omusango gwe kutandike

Leave a comment

0.0/5