Skip to content Skip to footer

omupoliisi wakukwatibwa

File Photo: Muna mawulire eyakubwa police
File Photo: Muna mawulire eyakubwa police

Eyali atwaala poliisi ya Kampala mukadde Jorum Mwesigye ayolese okukwatibwa lwakwepena kkooti

Omulamuzi wa kkooti ya Buganda road ow’eddaala erisooka Mary Kaitesi Kisakye agambye nti tagenda kulonzalonza kulagira Mwesigye akwatibwe ssinga talabikako mu kkooti nga 10 December.

Guno gwa kusatu nga Mwesigye yepena kkooti era nga yakoma okugendayo mu gw’omusanvu.

Mwesigye avunaanibwa kukuba munnamawulire wa WBS Andrew Lwanga mu mwezi gw’okubiri.

Leave a comment

0.0/5