Skip to content Skip to footer

Omusajja asazesaze gwateberezza okumwagalira omukyala

File Photo: Police nga ekola ogwayo
File Photo: Police nga ekola ogwayo

Omusajja alumbye gwateberezza okumwagalira mukyala we namusalala wabula naye abatuuze ne bamutta.
Sirani Were omutuuze we Kayunga Bubajwe yakiguddeko era nga alumirizza munne Brian Mukiga kati omugenzi okumutusaako obulumbaganyi buno wabula abatuuze abazze okubatassa bamusse bussi.
Were ayongeddeko nti n’omukyala gwebamulanga abadde tanamutegera era nga kikoze bubi okuba nga omusajja ono yafudde mukiseera kino Were apokya nabiwundu kudwaliro e Mulago.

Leave a comment

0.0/5