Skip to content Skip to footer

Omusubuuzi agudde eddalu.

File Photo: Akatale kwo Owino
File Photo: Akatale kwo Owino

Omusubuuzi agudde mu babbi nebamukubba nagwa eddalu.
Brain Kawere nga musubuuzi wa ngoye mu owino yakiguddeko abaziggu bwebamugwiridde nga adda eka nebamukuba enyondo ezimusudde edddalu nokumunyagako ensimbi zze zonna nga kati alindiridde kufuna bujanjabi busokelwako atwalibwe ebutabika.
Ono gwetusanze kudwaliro e Mulago abadde natafuna abantu bbe .

Leave a comment

0.0/5