Skip to content Skip to footer

Ekitongole ky’ebyamakomera kigenda kulima kulima pamba

File Photo:Abaserikale be kitongole kyamakomeera
File Photo:Abaserikale be kitongole kyamakomeera

Oluvanyuma lwekiteeso ky’okuwera emivumba, ab’ekitongole ky’ebyamakomera baagala kuteeka nsimbi mu kulima pamba nga batunulidde katale ka East Africa.
Akulira ebikolebwa mu makomera Andrew Kisitu agamba baagala kulaba nga nabo bateeka ettooffaali ku byenkulakulana by’eggwanga.

Leave a comment

0.0/5