Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Tag: Omusubuuzi agudde eddalu.

Omusubuuzi agudde eddalu.

File Photo: Akatale kwo Owino Omusubuuzi agudde mu babbi nebamukubba nagwa eddalu. Brain Kawere nga musubuuzi wa ngoye mu owino yakiguddeko abaziggu bwebamugwiridde nga adda eka nebamukuba enyondo ezimusudde edddalu nokumunyagako ensimbi zze zonna nga kati alindiridde kufuna bujanjabi busokelwako atwalibwe ebutabika. Ono gwetusanze kudwaliro e Mulago abadde natafuna abantu bbe .

Read More