Skip to content Skip to footer

Omusajja asse mukyala we

Man kills wife

Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyalo  Nabaiza  e Kyengera oluvanyuma lw’omusajja okugwa mukyaalawe mu bulago n’amutuga n’agezaako n’okutta omwana waabwe atemera mu myezi nga 2 naye gw’abadde ayimbyemu akagwa.

Kabongo nga mukongo y’atuze mukyala we oluvanyuma lwa landiloodi okubalagira okwamuka ennyumba ye mu kiro ekikeesezza olwaleero lwabutasasula .

Oluvanyuma Kabongo ono naye yeyimbyemu ogwakabugu yetuge wabula omugwa negukutuka neyakatta ennume y’ekigwo n’alaya enduulu esombodde abatuuze abamutaasizza.

 

Ono addusiddwa mu ddwaliro e Mulago nga ali bubi nga era poliisi ezinzeeko ekifo kyonna ewabadde ensasagge eno.

Leave a comment

0.0/5