Omusajja agudde ku mukyala we n’amutuga lwa mmere
Christopher Lipoto y’asse mukyala we Aisha Namunana gw’agamba nti abadde yakamumma emmere kati saabiiti nnamba
Mwanyina w’omugenzi, Farouk Mwesigye agamba nti omusajja ono aludde nga yewera okutta mukyala we okutuusa lw’akikoze
Omusajja ono aggaliddwa ku poliisi ye Tula