Poliisi mu disitulikiti ye Manafwa ekutte omusajja wa myaka 56 lwakutta mutabani we wa myaka 16 gyokka.
Akwatiddwa ategerekese nga Stanley Tikitiki omutuuka ku kyaalo Bumbo e Manafwa
Omwogezi wa poliisi mu bitundu ebyo Diana Nandawula agamba nti entabwe evudde ku nkayaana za ttaka
Omwana ono omulambo gwe gusangiddwa nkya ya leero.