Skip to content Skip to footer

Musikirize bamusiga nsigo

M7 and old woman

Pulezidenti museveni asabye wabeewo obukuumi ku ttaka lya gavumenti naddala erisengulwaako ababundabunda

Pulezidenti agamba nti ettaka lino lisobola okukozesebwa okusikiriza bamusiga nsigo  mu ggwanga

Pulezidenti agamba nti era kino kyakuvaamu emirimu ekinayamba okujja bannayuganda bangi mu bwavu.

Pulezidenti abadde ali ku mukolo gw’okutema evuunike ery’okuzimba ekifo ekigenda okukola nga lufula ety’omulembe mu kitundu kye Nakaseke

Leave a comment

0.0/5