Skip to content Skip to footer

Omusajja yesse oluvanyuma lwomukazi okumukyawa

Bya Abubaker Kirunda

E Kamuli waliwo omusajja ow’emyaka  50 asazeewo okwetta, nga kino kidiridde mukyalawe okumukyawa.

Eno enjega ebadde ku kyalo Lulyambuzi mu gombolola ye Wankole, ngono asangiddwa mu nyumba ngalengejja.

Omugenzi ategerekese nga Yeseri Lubale nga ono okunyiigga amaze kukimanyaako nti mukyalawe gwayagala enyo abadde amukyaye

Mukaseera kano police enonyereza.

Leave a comment

0.0/5