Skip to content Skip to footer

Omusawo yewozezzaako

nurse killer

Omusawo agambibwa okukuba omwana empiso n’ekigendererwa ky’okumusiiga obulwadde bwa mukenenya yewozezaako

Omusawo ono Rosemary Namubiru agamba nti teyagenderera ng’empiso yamusereerako buseerezi

Ono era agambye kkooti nti yeefumita ku kigalo ekisajja bweyali akuba omwana empiso ng’akaaba ate nga bw’asamba

Wabula ono agambye nti ky’atajjukira kwekubeera nti empiso eyali emufumise ate gyeyakuba omwana mu musuwa kubanga ne maama w’omwana teyemulugunya

Namubiru abadde mu maaos g’omulamuzi Olive Kazarwe.

Leave a comment

0.0/5