Skip to content Skip to footer

omusomesa eyakutte omuyizi banne bamuvuddemu

ivory tower

Abasomesa ku ttendekero ekkulu e Makerere abasomesa ku nsonga z’abakyala n’ekikula ky’abantu bavumiridde ekikolwa kya munaabwe agambibwa okusobya ku omuyizi ow’omwaka ogusooka.

Omusomesa ono kati ali mu kaduukulu ka poliisi, kigambibwa okuba nti yasobeza ku muwala ono ,bwekabade kebase mu kisenge mwekasula

Kati omukwanagana w’abasomesa bano peace Musimenta, agamba nti abasomesa baliwo kusomesa bayizi sso ssi kwegadanga nabo.

Musimenta agamba bakunonyereza ku nsonga eno nga abakyala okumanya ddala ekyatukawo.

Leave a comment

0.0/5