Skip to content Skip to footer

Omusumba Jjumba asabye abakkiriza okukuuma emirembe

Bya Gertrude Mutyaba,

Omusumba w’essaza lye Masaka Serverus Jjumba asabye abakkiriza okuba abasaale mu kuleetawo emirembe nobutebenkevu mu ggwanga

Bino abyogedde awa obubakabwe obwamazaalibwa ga yesu kristu nga asinzidde mu maka ge e Kitovu naagamba nti enkuza y’amazaalibwa g’omwaka guno yaakusoomooza kyokka naasaba abantu okudda eri Katonda okulaba nga ekibi kya Adam ne Eva kiggwawo.

Omusumba akubiriza abakkiriza okusosowaza ensonga ye kirwadde kya zinda eggwanga mu maaso gomukama asobole okutuwonya

Leave a comment

0.0/5