Skip to content Skip to footer

Omusuubuzi attiddwa, omulala afudde mwenge

Namaye

Poliisi e Mbarara eri ku muyiggo gw’abazigu abalumbye omusuubuzi nebamukuba amasasi agaamusse .

Bano era balumizza n’omukyala omulala gweyabadde atambula naye. Bino byabadde mu kabuga ke Buteraniro ku luguudo oluva e Mbarara okudda e Kabale.

Omwogezi wa poliisi ye Rwizi, Polly namaye agambye nti omugenzi ategerekese nga Matia Turyagenda omusuubuzi w’ebyenyanja era ng’abadde n’ebbaala mu kibuga kino .

Mu ngeri yeemu, poliisi ezudde omulambo gw’omusajja ku kkubo ng’ono kiteberezebwa nti mwenge gwegumusse

Leave a comment

0.0/5