Skip to content Skip to footer

Omutabani asse kitaawe esonga ya taka.

Bya Abubaker kirunda.

Police e Iganga ekutte omusajja wa myaka 30 eyasse kitaawe nga amulanga kugaana ku muwa ku nsimbi zeyatunze mu taka.

Akwatidwa ategerekese nga Francis Kasozi  omutuuze we  Bumwaki mu gombolola ye  Namungalwe  Iganga

Police egamba nti Kasozi yakubye kitaawe  Peter Ssemwenda  omugo ku mutwe okukakana nga amuse.

Aduumira police ye Igangda Nasibu Ndita  akakasiza bino.

 

Leave a comment

0.0/5