Skip to content Skip to footer

Omutanda alabiseeko eri Obuganda

Bya Shamim Nateebwa

Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi 11, alabiseeko eri Obuganda.

Omutanda nate atusizza okusira kwe eri abantu abanfiriddwa abaabwe mu kabanga akayise.

Ayogedde kungeri ekirwadde kya ssenyiga omukambwe gyekituzeemu abantu, naabo abafiira mu bwegugungo bwa 18-19 Novemba.

Kabaka abadde aggulawo lukiiko lwa Buganda, olwomulundi ogwa 28.

Mu lukiiko luno, abaami bamasaza neba minister abalondebwa beyanzizza obwami, nebawera nemu maaso gempologoma.

Katttikiro abakutidde okuwereza, naddala nga bkola ebibasubirwamu.

Leave a comment

0.0/5