Bya Sam Ssebuliba
Ssabasajja kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi 11 akalatidde Obuganda okukoma okwelowoozako bokka, nga n’okweyagaliza ga bweri enko,la ensangi zino mu bamu ku bakulembeze.
Bwabadde ayogerara ku mukolo gwolunnaku lw’abavubuka mu bwakabaka bwa Buganda ogubaddde ku mubuga y’esazlya lye Kyaggwe e mu Gulu e Mukono, ssabasajja kabaka agambye nti abavubuka balina obusobozi okukyusa ebyafaayo be gwanga nadala nga bakomya ebikolwa ebyokuyiwa omusaayi, kko nefga embi mu uganda.
Omutanda agambye nti ensangi zino ekika kyabakulembeze abali mu uganda beebo abeyagaliza bokka mpozi nabantu abatono ababali okumpi, kyagambye ngi kikyamu, era nga kigwana okukoma.
Omutanda era asembye nekirowoozo ekyokutwala ekiteeso mu palament ekyokusaba federo mu Buganda
