Skip to content Skip to footer

Omuvubuka Asobezza ku Nnyina

MUBENDE

Bya Magembe Sabiiti

Police e Mubende ekute omuvubuka December-Julius owemyaka 30 lwa kuwamba  maama we amuzaala owemyaka 67 namusobyako nga kati ali mu mbeera mbi.

Amawano gano gabadde ku kyalo Kagoma mu gombolola ye Kitenga eMubende omuvubuka ono bwanabye ensonyi ku maaso nakaka maama we amuzaala Nnamukadde Kyeyitunjiye –Daliya owemyaka 67 namukaka omukwano.

Okusinzira ku muganda wa womukwate, Willison Sanday agamba nti watukidde, nga nnyina avaamu omusaayi omuyitirivu mu bitundu byekyama eranga yeyononedde yenna.

Kati agamba nti Nyabwe amutegezezza nga mutabani we December bwamusobezaako.

Leave a comment

0.0/5