Skip to content Skip to footer

Omuvubuka asse kitaawe

man kills father

Omuvubuka eyakuba kitaawe emiggo egyamutta asindikiddwa mu kkomera

Erusania Owori nga mutuuze ku kyaalo Nkombwe mu district ye Buikwe yagwiira kitaawe Erusania Oketch n’amukuba nga kw’ossa n’okumusamba era ebyaddirira kufa

Bano basooka kufuna butakaanya ku nsonga z’ettaka okukkakkana nga balwanaganye

Baali babeera babiri mu nyumba kyokka ng’era berumaluuma nnyo nga ku luno bava ku bya ttaka mpola omuvubuka kwekukuba kitaawe n’amutta

Ono asindikiddwa e Luzira ng’okunonyereza bwekugenda mu maaso.

Leave a comment

0.0/5