Skip to content Skip to footer

omuyindi taliiko babe

indian stuck

Ab’eddwaliro ekkulu e Mulago batubidde n’omusajja enzaalwa ye buyindi ali mu mbeera embi mu ddwaliro e Mulago

Omusajja ono atalina kimwogerako yatwalibwa e Mulago ng’akubiddwa abantu abatategerekeka kyokka nga kati ssabbiiti nnamba nga teri Muntu we yalabiseeko

Omu ku basawo abamukolako, Dr. Charles Sendikaddiwa agamba nti omusajja ono yakoseddwa ku bwongo era ng’alina n’obulwadde bwa Pneumonia.

Leave a comment

0.0/5