Omwana ow’ekibiina eky’omukaaga abidde oluvanyuma lw’enkuba eya maanyi etonnye
Joshua Esalu ow’emyaka 10 abadde asomera ku ssomero lya Erisha primary
Omwogezi wa poliisi mu bitundu bya Elgon Diana Nandawula, agamba nti omwana ono abadde azannya ne banne kyokka n’agezaako okusala omwaaka olwo n’agwa mu mazzi.
Omwana ono omulambo gwe gunyuluddwa okusobola okuziikibwa