Bya Ivan Ssenabulya, Police e Mbarara ebakanye n’okunonyerezza ku muliro omwafiridde ebujje ely’omwaka gumu.
Omugenzi police emumenye nga Amumpaire Bruno nga afiridde muliro ogukutte enyumba e Rwizi mu division e ye Nyamitanga mu Mbarara municipality.
Okusinziira ku police bagezezaako okuzikiiza omuliro kyokak tebasobodde kutassa bulamu bwamulenzi nga yafioridde mubuliriri era nga asangidwa asibidwa engoye kubiriri.
Nabasa Silvia maama w’omugezi akwatidwa police okugyiyambako okunonyerezza.