Skip to content Skip to footer

Omwana alumirizza munnamaggye

Okot the killer

Okuwulira omusnago oguvunaanibw amunnamaggye eyatta abantu ebombo kugenze mu maaso ng’abajulizi bana beebakamulumiriza

 

Mu bano kwekubade n’omwana Grace Chandiru ow’emyaka 14 agambibwa okusobezebwaako Private Patrick Okot

 

Omwana ono agambye nti Okot ono yagezaako okumusobyaako era n’awaaba ewa bakadde be nabo abamuwaaba era mu busungu omujaasi ono n’atta baadde be.

 

Abalala abalesse obujulizi kuliko Lt Geoffrey Odonkara n’ono yeyazuula emmundu eyali esuuliddwa mu bitundu bye Nyimbwa

 

Okot avunanibwa kutta abantu 10 bweyalumba ebbaala n’asasirira abantu amasaasi

Leave a comment

0.0/5