Omwana eyagwa mu ntamu y’amata nga nyina ng’ataasa banne obutatwalibwa mataba asaba buyambi.
Gertrude Nambalira ow’emyaka 28 nga mutuuze we Namungona agamba alina abaana basatu kyokka nga kitaabwe yalwalwa natwalibwa mu kyalo.
Mu kiseera kino tebalina buyambi oluvanyuma lw’enkuba eyatonya ku ssande okutwala ebintu byabwe.
Nambalirwa kati agumbye ku ddwaliro e Mulago n’abaana be bonna kyokka ng’omuto ow’emyezi 11 atandise okuvunda olw’amata geyagwaamu.