Skip to content Skip to footer

Omwana yeetuze lwamunne ku musinza bubonero.

 

Bya samuel ssebuliba.

Mu gwanga lya Kenya waliwo omwana eyeetuze nga kino kidiridde okusingibwa munne mubibuuzo by’ebaakoze kyoka nga bulijjo yabadde kafulu.

Omwana eyesse Clinton Okech Ojunga, owe myaka 15 nga ono abadde omuyizi ku  somero elya Olodo Primary School mu kitundu ekya Homa Bay.

Omwana ono yafunye obubonero 372  kyoka munne gwabade atera okusinga  naafuna 373 .

Omwana ono akozesezza omuguwa neyetugira mukibiina mwenyini wabula alekawo ebaluwa eraga nti abadde tayinza kugumukiiriza kuswala kuno.

 

 

Leave a comment

0.0/5