Bya Abubaker Kirunda

Poliisi eri ku muyiggo gwabakaggwa ensonyi abakidde omukazi owemyaka 21 nebamusobyako ekirndi.
Bino bibadde ku kyalo Mafubira zone C mu gombolola ye Mafubira.
Omuddumizi wa poliisi e Jinja Martin Mbabazi akakasizza ekikolwa kino.
Kati ssentebbe wa L3 Hanis Kiganyira kino akitadde ku bavubuka abasiiba nga batayaya, nebatuuka nokwenygira mu bumenyi bwamateeka.