Skip to content Skip to footer

Owa P7 azaliidde mu bibuuzo

Bya Abubaker Kitunda

Omwana owekyomusanvu alumiddwa ebisa nazaala, bwabadde akola ebigezo bye ebyakamalirizo, mu district ye Nmayingo.

Akulira ebyenjigiriza mu district eno Kawo Kawere Nayi agambye nti ensasagge ebadde ku ssomero lya Lufudu P/S mu gombolola ye Mutumba.

Omwana ono owemyaka 14 azadde bulungi,omwana omulenzi, ngoluvanyuma bamukiriza agende mu maaso nebigezo bye.

Leave a comment

0.0/5