
Agava mu kooti enkulu eya kampala, galaze nga bwewaliwo Jjajja ow’emyaka 76 asimbidwa mu kooti nga alangibwa kwenyigira mukutirimbula baawe,.
Omukyalan ono Hanifa Namuyanja avunibwa wamu ne muzukuluwe Hussein Lukenge , nga bano balangibwa kutirimbula Shamim Nalwoga wano Lukuli mu Makindye division.
kigambibwa nti Namuyanja ono nga akwatangeyeeko ne Hadijja Nasaka omusawo wekinansi baasalasala omuwaana ono bulele , noluvanyuma nemamugyako ebintu ebyekyama, kko n’olulilimi
mukaseera kano koti etegeezeza nga bao bwebalina okulabikakako mu kooti nga 3rd Sept, 2015